a nny 17, 20

Exodus 4:2-5

2 aAwo Mukama n’amubuuza nti, “Ekyo kiki ekiri mu ngalo zo?”

N’addamu nti, “Muggo.”

3 Mukama Katonda n’amugamba nti, “Gusuule wansi.”

Musa n’agusuula wansi; ne gufuuka omusota, n’agudduka!
4Mukama n’agamba Musa nti, “Golola omukono gwo ogukwate akawuuwo ogusitule.” N’agolola omukono gwe n’agukwata, ne gufuuka omuggo mu mukono gwe. 5 bMukama n’amugamba nti, “Bw’olikola bw’otyo bagenda kukukkiriza, era balitegeera nga Mukama Katonda wa bajjajjaabwe, Katonda wa Ibulayimu, era Katonda wa Isaaka, era Katonda wa Yakobo, yakulabikira.”

Copyright information for LugEEEE